Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News
Mujje muggulewo emisango ku musirikale gwemugamba okubatulugunya – Owoyesigyire
August 5, 2024 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’omwogezi wa
Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nasaba abo bonna abalumizira OC CID ku CPS Joel Ntabu nti yabatulugunyiza mu buduukulu bwebaali bakwatiddwa olwokwekalakaasa okuvaayo bagende bateekeyo okwemulugunya kwabwe gyebali Poliisi ekole okunoonyereza.