Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
Mujja kufiirwa emirimu bwemutadda mu malwaliro – Hon. Nabbanja
May 27, 2022 · Mubiru Ali
Ssaabaminisita Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister avuddeyo natabukira abasawo abasazeewo okwekalakaasa nabalabula nti bwebataweera bandifiirwa emirimu gyabwe kuba Gavumenti ekooye okugiteeka ku nninga. Ono era abategeezezza nti bandiwaliriza Gavumenti okuwa abazirakisa emirimu.