Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 157 listening Simba FM Live

Muhoozi tanegatta ku NRM – SG Richard Tadwong

October 20, 2022 · Mubiru Ali

Ssaabawandiisi wa National Resistance Movement – NRM Richard Tadwong; “Gen. Muhoozi Kainerugaba tanafuuka mmemba wa NRM. Ayinza okusalawo okubeera mmemba wa National Unity Platform oba Democratic Party Uganda oba ekibiina ekirala kyonna, oba asobola okwesimbawo ngomuntu bwaba ayagala kuvuganya ku bwa Pulezidenti.”