Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 223 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Muhoozi asudde Gashumba nalonda Mwenda

January 12, 2023 · Mubiru Ali
Mutabani w’omukulembeze w’Eggwanga Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nalangirira Andrew M. Mwenda ng’omwogezi omutongole owa MK Army/ Movement nasuula Frank M. Gashumba. Abalala kuliko Barugahara Balaam Ateenyi ngomwogezi w’ebuggwanjuba ne Hon. Kabanda ngomwogezi wa Buganda.
Muhoozi agamba nti byonna ebitongole byakuyitanga mu offiisi ya Mwenda.