Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 142 listening Simba FM Live

muhangi azeemu nakwatibwa nga yakeyimirirwa

February 19, 2019 · Mubiru Ali
Herbert Muhangi, eyali adduumira ekitongole kya Poliisi ekirwanyisa obubbi bw’emmundu ekya Flying Squad azeemu nakwatibwa abantu abatanategeerekeka bwabadde yakaweebwa bail.
Ono abadde yeyimiriddwa abakulu okuva mu Poliisi okubadde; Assistant Commissioners of Police, Elvis Byamugisha, Head of Research in Uganda Police Force, Emmanuel Muheirwe head of Human Resource ne Robert Kakuru, Lecturer wa Philosophy mu Makerere University.