Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 129 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

mugende mumpaabire ewa Katonda – rukutana

February 20, 2019 · Mubiru Ali

Omumyuka wa Attorney General Mwesigwa Rukutana agobeddwa mu Kakiiko akanoonyereza ku mivuyo gyettaka lwakuddamu bibuuzo ebimubuuzibwa nga akinaguka ssaako n’okunnyomoola akakiiko. Era bwatyo Omulamuzi Bamugemereire nategeeza nga bwagenda okujjuliza ensonga ze ew’omukulembeze w’eggwanga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Ye Rukutana abagambye bwebaba baagala basobola okugenda ewa Paapa, oba Katonda kuba ye tebimukwatako. Ono abadde abuuzibwa ku nsimbi ezaava mu Land Fund nateekako omukono zifulumizibwe ku biwandiiko ebigambibwa nti byali bijingirire.