Breaking
News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj. News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority URA kyavuddeyo nekyanika omukozi wakyo, Sozzi Geoffrey News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,237 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

mufube nnyo okukolera yuganda engoye – kadaga

March 1, 2019 · Mubiru Ali

Omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo nasiima ettendekero lya Comprehensive Institute olwokutuukirirza ekigendererwa kya Gavumenti eky’okutendeko emirimu egy’emikono.
Sipiika eyabadde omugenyi omukulu ku matikkira ag’omulundi ogwa 21 aga YMCA ku ttendekero lyabwe e Buwambo yategeezezza abatikiddwa nti kati kye kiseera Yuganda erekerawo okugula engoye okuva emitala w’amayanja kuba kati Yuganda efunye abakugu abawerako nga nabo mwebali ate nga bakola emisono emirungi.