Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 312 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Muddeemu mwetegereze etteeka lino – Lukwago

October 26, 2018 · Mubiru Ali

Loodi Meeya Erias Lukwago agamba nti ssi musanyufu n’akakiiko ka KCCA ak’ebyamateeka, n’engeri gye kakozeemu omulimu ogw’okubaga etteeka erirungamya obutale mu Kampala.
Olukiiko lwa KCCA lwabadde lukubaganya ebirowoozo ku tteeka eryo, wabula nerisangibwa nga libulamu ebintu bingi. Kino nno kyatuusiza abakiise okusalawo nti bagenda kutuula boongere okutunuulira etteeka lino bona nga baliwamu, okusobola okulitereeza.