Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Sports
Mubiru aguliddwa Middlesbrough
July 3, 2021 · Mubiru Ali
Munnayuganda eyazaalibwa e Bungereza Karl Anthony Uchechukwu Mubiru Ikpeazu aka Uche Ikpeazu 26, akasinddwa Kkiraabu ya Bungereza Middlesbrough FC ngava mu kkiraabu ya Wycombe Wanderers FC ku ndagaano ya myaka 3.
Ikpeazu ye muteebi wa Wycombe ebadde ne ggoolo ezisinga.