Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 334 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Mubeere n’okukkiriza ng’okwabajulizi – Paapa

November 30, 2015 · Mubiru Ali
Paapa nga yeetegereza eby'abajulizi.
Paapa nga yeetegereza ekijjukizo ky’abajulizi.ย 

Mu nnamungi w’omuntu eyeeye e Namugongo eggulo nga Paapa Francis ayimba Emisa, Paapa yasambye abakkiriza okubeera n’okukkiriza ng’okwabajulizi abaafiirira eddiini yaabwe emyaka mingi emabega.
Emisa yeetabiddwako President Museveni, Ssaabasajja Kabaka, n’abakulembeze okuva ku ludda oluvuganya Gavumenti.