Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 154 listening Simba FM Live

Mu Yuganda tenazuulwayo balwadde balala

May 18, 2020 · Mubiru Ali

Ministry of Health- Uganda evuddeyo nesambajja amawulire agabadde gatambuzibwa ku social media nga galaga nti Waliwo ebyavudde mu samples nga biraga nga abantu abalala 105 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa #COVID-19. Minisitule egamba nti tenafulumya ku mawulire gonna.
Minisitule y’Ebyobulamu egamba nti nga egoberera ekiragiro kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ekyokukiriza ba Ddereeva bokka abazuulibwa nga tebalina bulwadde samples zawulwa.