Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Mu Uganda teri kutulugunya bantu mulimba – Hon. Mary Goretti Kitutu

September 8, 2018 · Mubiru Ali

Hon. Mary Goretti Kitutu Kimono nga ono yakiikirira abakyala be Manafwa era nga ye mubeezi wa Minisita ow’obutonde bw’ensi avuddeyo nagamba nti Uganda teriimu kutulugunya bantu kuba abantu balya muwogo, amatooke n’ennyama nga tewali abakuba ku mukono. Agamba nti Uganda yaddembe era Pulezidenti ye mukulembeze ow’okuntikko asaanye okuwagirwa mu buli mbeera nti era asobola n’okusalawo naggyawo Palamenti ate nebadda mu kyalo.