Breaking
News: Olutindo-Nsamba-Okufa kwa Oyo kwanise obubbi nokweyagaliza mu bantu Gavumenti erina omukono mubuvuyo News: Omusuuga Charles Kayondo Kamurasi, 80 Ffe Abatooro ekirabo Omukama Katonda kyetatuwa, bwetusalawo tuba tusazeewo tetukyuusa, ekyo ne Pulezidenti News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ekyatinta buli lunaku ku nnya ezekiro okuva ku Bbalaza okutuuka ku Lwokutaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 370 listening Simba FM Live

Mu Ssemateeka tetulina bamyuuka ba Ssaabaminisita

July 6, 2022 · Mubiru Ali

Omubaka Ibrahim Ssemujju Nganda Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC; “Nnyabo Sipiika, netaaga okuwabula kwo Palamenti ereme kutwalibwa mu mbuga. Bwoyise Ssaabaminisita alondebwa nga tugoberera Ssemateeka okusoma olukalala lw’amannya nosoma n’etteeka obadde otegeeze omuntu atalondebwa mu tteeka. Mu Ssemateeka mwetusinziira okulonda Ssaabaminisita tayogera ku bamyuuka 1/2/3 wadde amateeka agagoberwa mu Palamenti. Kino kitegeeza nti mu mateeka omuntu yenna eyeyita Omumyuuka wa Ssaabaminisita 1/2/3 okusinziira ku Ssemateeka abeera yeyita kyatali.”