Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 557 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Mu kiro ekikeesezza olwaleero obukongo bwobululu bwaba Pulezidenti…

December 25, 2025 · Radio Simba

Mu kiro ekikeesezza olwaleero obukongo bwobululu bwaba Pulezidenti butuusiddwa mu Ggwanga era nga Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Mugenyi Byabakama abaddewo nebumukwasibwa mu butongole.
Obukonge buno bwakubiddwa kkampuni ya Al Ghurair Printing & Publishing Company e Dubai. Pallet 193 zizireeteddwa ng’obwababaka ba Palamenti busuubirwa okutuusibwa mu Ggwanga ku lwokuna n’olwokutaano.
Bya James Kamali
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026