Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya, omutendera ogwokubiri gufundikirwa leero ku nnya ekiro era Abakontanyi nendukusa zaabwe baatuuse News: Awali Omukka-Ttebandeka-Abantu mubagobye ku ttaka, baguze obutono bwebasobola bazimbe ate mubamenya News: Minisita avunaanyizibwa ku Kibuga Kampala Hajat Minsa Nabbengo Kabanda yategeezezza Kkooti nga bwatatuula nga Siniya eyomukaaga. Ono era yasanze
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 94 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Mu kaweefube wokutumbula ebyokerinda byabaana naddala mu biseera byokuwummula, Abazadde balabuddwa ku kyokulagajjalira abaana baabwe nga

November 5, 2026 · Radio Simba

🗳️ Mu kaweefube w’okutumbula ebyokerinda by’abaana naddala mu biseera byokuwummula, Abazadde balabuddwa ku kyokulagajjalira abaana baabwe nga basindika Abenganda n’emikwano okubakima ku masomero nga agamba nti kino kyabulabe.
Harriet Ssengendo Samali akulira essomero lya Ronah Junior School e Nansana agamba nti abayizi bwebatuuka okuwummula, yenyamidde nti Abazadde bangi tebafaayo ku ntambula y’Abaana baabwe naddala mu kudda awaka nga abamu basindika abantu abatamanyiddwa ssomero abandi nebaweereza ba booda booda ekintu kyagamba nti kyabulabe mu byokwerinda kw’abaana wamu n’okukula kwabwe.
Bya Barbara Nabukenya

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug