Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 428 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Mu alipoota ya Kaliisoliiso wa Gavumenti kweyali Sipiika Anitah Annet Among, abakungu besibye ku ngendo 7 Sipiika zeyagendako zagamba nti yali agenze ku mirimu emitongole wakati wa September 6 2023

June 6, 2026 · Radio Simba

🗳️ Mu alipoota ya Kaliisoliiso wa Gavumenti kweyali Sipiika Anitah Annet Among, abakungu besibye ku ngendo 7 Sipiika zeyagendako zagamba nti yali agenze ku mirimu emitongole wakati wa September 6 2023 – 28 January 29, 2024. Yaweebwa obuwumbi 2 mu obukadde 600 nga zateekebwa ku akawunti ye butereevu.
Kigambibwa nti yamala enaku 164 ebweru w’Eggwanga ku mirimu emitongole.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News