Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 79 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Mpuuga wegendereze byoyogera – Gen. Muhoozi

October 19, 2023 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga, Ge. David Muhoozi atabukidde akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti, Mathias Mpuuga Nsamba n’amusaba aleete obukakafu obulaga nti Gavumenti egenderera kusiba Bayisiraamu n’agamba nti Mpuuga alina okwegendereza ng’ayogera ebigambo kubanga ebimu abyogera alina ebigendererwa bye.
Bino abyogedde ayanukula ekiwandiiko Mathias Mpuuga ky’ayanjulidde Palamenti olwaleero ekikwata ku ddembe ly’obuntu naddala abawagizi ba National Unity Platform.