Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 264 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Mpuuga abantu balamu baaliyo naye bwewanoonya bewegattako wajja mu banywi banjaga – Bobi Wine

July 5, 2024 · Mubiru Ali

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nayanukulu Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “….. Simanyi oba mu Uganda, East Africa, Africa oba n’Ensi yonna teri muntu atamanyi byafaayo byaffe…. naye nammwe nsaba mwebuzeemu nti guluupu y’abantu abakulemberwa Kyagulanyi bomanyi obulungi nojja nobegattako, nga banywi banjaga bamwenge naye newegatta ku banywi banjaga.
Nebakulonda omyuuke Pulezidenti gwomanyi nti munywi wa njaga! Naye ate bwobba nebagamba nti nga abanywi b’enjaga tetukiriza mu bubbi… olwo nebafuuka abanywi benjaga. Nandibagambye musomese abaana naye sijja kubagamba bwentyo, mukuze abaana..”