Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 282 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

MP wa Iganga afiiridde mu lutalo lw’abakyala

July 8, 2017 · Mubiru Ali

Omubaka omukyala mu Palamenti owa Disitulikiti y’e Iganga, Hon. Kaudha Grace Hailat Magumba (NRM) afiiridde mu lutalo lw’abakyala.

Hon. Kaudha Grace Hailat yazaalibwa ย nga 14 Mukulukusabitungotungo 1986 era nga kino ky’ekisanja kye ekibadde kisooka ng’okugenda mu Palamenti yadda mu bigere bya Kabaale Kwagala Olivia ng’omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Iganga .

Ono kati ye mubaka ow’okusatu okufa mu Palamenti ey’ekkumi mu bbanga lya mwaka gumu .

Ekyewuunyisa nti mu Yuganda abakyala 16 bafa nga bazaala buli lunaku. Kitalo !