Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 158 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

MP Nabirah atadde Minisita Kyambadde ku nninga ku ky’ Abasigansimbi

May 15, 2017 · Mubiru Ali
Omubaka mu Palameti akiikirira Disitulikiti y’e Kampala, Nabirah Naggayi Ssempala asabye Minisita avunaayizibwa ku byobusuubuzi n’amakolero ayanguyeeko okussa mu nkola ebyasalwawo Palamenti bweyayisa ekiragiro ekiyimiriza abasiga nsimbi abagwira okwenyigira mu bu buzinensi obutonotono .
Nabira bino abifuuye Radio Simba bwabadde mu mboozi ey’akafubo n’agamba nti ababaka bonna abava mu bitundu ebya Kampala ,baakukunga abasuubuzi ku byasalwawo Palamenti nga bino mulomu ab’ekitongole kya KCCA obutazza buggya layisensi za Bachina abali mu bulimu obutonotono nga okutunda engoye enkadde, okutunda kabalagala, ebibala awamu n’obuntu obutonotono obwalibadde bukolebwa bannansi.