Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 485 listening Simba FM Live

Motoka y’omubaka Nantaba ebiddwa

September 14, 2020 · Mubiru Ali
Motoka y’Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kayunga Aidha Erios Nantaba gyabadde agenda okukozesa okunoonya akalulu yabiddwa okuva e Kayunga.
Ono agamba nti Uganda Police Force yamuwaddeko katambi ka kkamera z’e Bukolooto, nti kko akatambi k’ezo ezo ku mugga Ssezibwa teyakafunye nga agamba nti yategeezeddwa nti tezikola.