motoka 5 zitomereganye e mpigi

Mmotoka ttaano zaakoze akabenje e Mpigi ku lw’e Masaka abantu abasoba mu 30 ne bawonera watono okukafiiramu.

Akabenje kano kaagudde mu kkoona ly’e Mpanga ku lw’e Masaka ewafiira omubaka Namaganda mmotoka ya buyonjo ekika kya progress nnamba UAQ 949X eyabadde eva e Kampala ng’edda e Masaka omugoba waayo nagezaako okuyisa oluseregende lwa motoka natomeragana ne takisi namba UBB 910S eyabadde eva e Masaka nga edda eKampala olwo ne bbaasi ya kampuni ya Ibabu nnamba UAQ 461Q n’ezeekanga ng’egezaako okuyisa tuleera n’etomera takisi nnamba UBB 676X egibadde mu maaso nayo n’etomeragana ne tuleera eyabadde eva e Kampala ng’edda e Rwanda.

Okusinziira ku baabaddewo baategeezezza nti ddereeva wa mmotoka ya buyonjo yabadde avuga ndiima kyokka ng’enkuba etonnya olwo mmotoka n’emuwabako n’erumba takisi.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yakyaliddeko ku Mubaka wa Kawempe North Hon. Ssegirinya Muhammad FANS PAGE aka Mr. Updates mu ddwaliro lya IHK e Nairobi mu Kenya. Omubaka akubye ku matu era essaawa yonna wakusiibulwa adde okwaboobwe.

NB: Omubaka atukirizza okukozesa ekifaananyi kino.

...

2 0 instagram icon
Mbu mugule emotoka ezebbeeyi!

Mbu mugule emotoka ezebbeeyi! ...

31 2 instagram icon
Live Radio 97:3 #Ekikadde TBT You Request We Play Tukudizayo Ddala Emabega Mumyaka  Twegatteko Now 
#EkikaddeKyaRadioSimba
#SuremanSsegawa

Live Radio 97:3 #Ekikadde TBT You Request We Play Tukudizayo Ddala Emabega Mumyaka Twegatteko Now
#EkikaddeKyaRadioSimba
#SuremanSsegawa
...

5 0 instagram icon
🔥🔥🎤🎤Kunene 97.3 Live ku Simba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Kubanoonya #Abakazi oba Abasajja Abokuwasa Oba Okufumbirwa 😂
#suremanssegawa

🔥🔥🎤🎤Kunene 97.3 Live ku Simba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Kubanoonya #Abakazi oba Abasajja Abokuwasa Oba Okufumbirwa 😂
#suremanssegawa
...

1 0 instagram icon
Olwaleero mazaalibwa ga Mutabani w'omukulembeze w'Eggwanga era Omduumizi w'Eggye lya UPDF Gen. Muhoozi Kainerugaba. Ono awezezza emyaka 50.

Olwaleero mazaalibwa ga Mutabani w`omukulembeze w`Eggwanga era Omduumizi w`Eggye lya UPDF Gen. Muhoozi Kainerugaba. Ono awezezza emyaka 50. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero mazaalibwa ga mukozi munaffe Ssennono Denis aka Commander 1 MC Kalebule Omulebuzi atalebula nebalebula, Omulebuzi w'ekyaasa akola Program Emboozi y'omukafunda. Tukwagaliza olunaku olulungi.

Olwaleero mazaalibwa ga mukozi munaffe Ssennono Denis aka Commander 1 MC Kalebule Omulebuzi atalebula nebalebula, Omulebuzi w`ekyaasa akola Program Emboozi y`omukafunda. Tukwagaliza olunaku olulungi. ...

1 0 instagram icon