Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 246 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!

October 6, 2026 · Radio Simba

🎵 Moses Bekabya yalimba ngamaze n’okukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!

Omukungu okuva mu Minisitule y’ebyensimbi, Moses Bekabye yakwatiddwa bambega ba Uganda Police Force abakolera ku Palamenti oluvannyuma lwokwogera ebintu ebitakwatagana.
Kinajjukirwa nti wiiki ewedde oluvannyuma lwokukuba ekirayiro yategeeza Akakiiko ka Palamenti nga bwebagenda e China, Russia ne India okwekeneenya ensonga za nnamba za motoka eza digito naddala ku bbeeyi yaazo wabula olunaku lw’eggulo ono yetemye engalike nategeeza nga bwetalinnyangako mu nsi zino.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug