Binsangawano 6:00 AM – 10:00 AM
Zuukuka n’akamwenyumwenyu n’abakozi baffe ab’oku makya abatandika olunaku lwo n’ennyimba eziri ku mulembe, ezirimu okusesa, okusanyusa, n’eby’amasanyu n’ebyemizannyo nga biri wamu ne Omulangira Ndausi, Julius Kidomole ne Mbabali okuva ku ssaawa 12 ez’oku makya okutuuka ku ssaawa 4 ez’oku makya ku Bbalaza okutuuka ku Lwokutaano.

