Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 151 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Mmeeya wa Nakawa akwatiddwa

November 13, 2022 · Mubiru Ali
Mmeeya wa Nakawa Divizoni, Paul Mugambe, Uganda Police Force emukutte olunaku olwaleero ku bigambibwa nti abadde agezaako okulemesa abobuyinza okusengula abantu abasoba mu 800 abgambibwa okwesenza ku ttaka lyoluguudo lw’eggaali y’omukka.
Omuyambi we, Bernard Luyiga agamba abatuuze beekubidde enduulu gyali nagenda gyebali okulaba ogubadde naye wano ab’ebyokwerinda tebamuganyiza kubaako kyamanya nebamukwata.