Breaking
News: Eyali Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among avuddeyo Kantwale akakisa kano okusiima Mukama Katonda olwekirabo ekyobulamu neddembe. Nsiima News: Olutindo -Kibazo- Mugenderera ki okusengula Capital City okugizza e Nakasongola. Buganda ebakozeeki? News: Mmeeya wa Munisipaali ye Nansana, Munnakibiina ki National Unity Platform, John Bosco Sseunkuuma amanyiddwa nga Kaana kambaata atongozza
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 264 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Mmeeya wa Munisipaali ye Nansana, Munnakibiina ki National Unity Platform, John Bosco Sseunkuuma amanyiddwa nga Kaana kambaata atongozza

August 26, 2026 · Radio Simba

🗳️ Mmeeya wa Munisipaali ye Nansana, Munnakibiina ki National Unity Platform, John Bosco Sseunkuuma amanyiddwa nga Kaana kambaata atongozza kaweefube w’okunoonya Oluwalo olugenda Embuga mu Munisipaali ye Nansana nawaayo emitwalo 47. Enteekateeka eno etandikidde mu Ggombolola ya Mutuba II ekulemberwa Omumbejja Mariam Ndagire. Sserunkuuma yeeyamye okunoonya ensimbi eziwera obukadde 6 okuva mu bakozi ba Munisipaali mu ngeri y’okuwagira emirimu gya Bbeene. Omumbejja Mariam Ndagire yeebazizza Sserunkuuma olw’okubeera eky’okulabirako n’okwagala Obwakabaka.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News