Minisitule y’ensonga z’ebweru eyagala motoka mpya

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Minisitule y’Ensonga z’ebweru evuddeyo neraga obwennyamivu ku mbeera emotoka za Minisitule eno gyezirimu naddala ezitambuza abakungu ababeera bazze mu Ggwanga.
Okusinziira ku muwandiisi ow’enkalakkalira mu Minisitule eno Vincent Bagiire, agamba nti bakozesa emotoka enkadde ezaali eza Commonwealth Heads of Government Meeting 2007 nga zino tezikyasaana kutambuza bagenyi.
Share.

Leave A Reply