Minisitule y’Ebyobulamu yetaaga obukadde bwa ddoola 161.5

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka Patrick Isiagi avuddeyo nategeeza Palamenti nga Ministry of Health- Uganda bweyatumizza ddoozi obukadde 18 ez’eddala lya #AstraZeneca erigema ekirwadde kya #COVID-19 okuva mu kkampuni ya #SerumInstIndia okugema ebitundu 20 ku 100 ebya Bannayuganda ku nsimbi obukadde bwa ddoola 161.5 nti era Minisitule yetaaga okusasulako obukadde bwa ddoola 5 okukakasa nti betaaga eddagala lino.

Share.

Leave A Reply