Minisitule y’ebyobulamu egabidde abo mu butale obutimba

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Minisitule y’ebyobulamu nga egoberera okuwabulwa kwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, egabidde abasuubuzi abasula mu butale obutimba bw’ensiri. Etandikidde mu St.Balikuddembe, Nakawa, Nakasero ne Busega okusobola okubatangira omusujja gw’ensiri nga basula okumpi n’emmaali yaabwe mu biseera bya ‘Lockdown’. Okugaba obutimba buno kuguddwawo Dr. Ruth Aceng.

Share.

Leave A Reply