Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
Minisitule y’ebyenjigiriza eyagala Palamenti ebawe ssente za Leediyo
October 30, 2020 · Mubiru Ali
Ministry of Education and Sports Uganda evuddeyo nesaba Akakiiko ka Palamenti akatunuulira embalirira y’Eggwanga kagiyambe kayise embalirira yenyongereza basobole okugula leediyo obukadde 9 ziyambe ku baana okusomera awaka mu kaseera kano aka
#COVID-19.
Abaffe kati tubuuza; amaka agalimu abayizi ab’ebibiina eby’enjawulo, aba ssekendule ne Primary banazikozesa batya nga balina ku mitendera gyanjawulo?