Minisitule y’ebyenjigiriza eweze ebivvulu mu masomero

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omuwandiisi omukulu mu Minisitule y’ebyenjigiriza n’emizannyi Dr. Jane Egau Okuo avuddeyo nawandiikira Abakulu b’amasomero wonna mu Ggwanga ngabalagira obutaddamu kutegeka bivvulu by’abayimbi mu masomero ebagirawo. Kino kidiridde obutambi obwafuluma nga 11-July bwagamba nti bwali bugezaako kulaga kusembengerera kwampisa mu masomero.

Share.

Leave A Reply