Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 225 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Minisitule y’abakozi erangiridde teri kuddamu kutwala bakozi b’awaka

October 16, 2020 · Mubiru Ali
Ekitongole ekitaba ebitongole ebitwala abakozi ebweru ekya Uganda Association of External Recruitment Agencies – UAERA kivuddeyo nekitegeeza nti kisazeewo kkampuni zonna ezitwala abantu ebweru okusigala nga nzigale okutuusa Gavumenti bwebabakiriza okuddamu okutwala abakozi bawaka. Okusinziira ku kiwandiiko ekyavudde mu Minisitule ku kikula ky’abantu, abakozi wamu n’enkulaakulana ngeyimiriza okutwala abakozi ebweru olw’ekirwadde kya #COVID-19. Wabula nti Minisitule era yagenze mu maaso netegeeza nti nebwebanaaba bazzeemu okubatwala eky’abakozi b’awaka kyekijja okusembayo.