Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 444 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Minisiter Omubeezi ow’ebyobulimi n’obulunzi alagidde poliisi okukwata abo bonna abatambuza ente n’ennyama mu ngeri etakirizibwa

May 27, 2017 · Mubiru Ali

Minisita omubeezi ow’ebyobulimi n’obulunzi Joy Kafura Kabatsi alagidde poliisi okukwata abasuubuzi b’ente bonna abamenya amateeka g’okutambuza ensolo n’ennyama naddala mubifo ebyasiwako kalantini olw’obulwadde bw’ensolo mu bitundu bye Rakai ne Isingiro.

Omwogezi wa Poliisi mu bitundu bya maserengeta Lameck Kigozi yakakasiza ekiragiro kino era nategeeza nti kigenda kuteekebwa munkola ebangirawo.