Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Minisita w’Ebyobulamu alabiseeko mu Kakiiko ka Palementi
July 15, 2020 · Mubiru Ali
Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng wamu ne Executive Director wa Blood Bank Dorothy Byabazaire balabiseeko mu Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku by’Obulamu bannyonyole engeri ekirwadde kya #COVID-19 gyekikosezaamu okugaba omusaayi mu Ggwanga.