Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 214 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Minisita w’ebyenjigiriza awadde abazadde abanywa omwenge amagezi

May 30, 2018 · Mubiru Ali

Mukyala w’omukulembeze w’eggwanga nga ono ye minisita w’ebyenjigiriza mu ggwanga Janat Kataha Museveni asabye abasajja abanywa omwenge neberabira okulabirira abaana baabwe omuli okubamma ebyetaago wamu n’ekyemisana ku ssomero okugwesonyiwa.

Muky. Janat agenda atalaaga ebintundu by’eggwanga ebyenjawulo nga asomesa  abazadde okuwa abaana baabwe ebyokulya ku ssomero n’omugaso ogukirimu.

Yasabye abasajja okwesonyiwa omwenge lwakiri enaku bbiri batereke ssente basobole okugulira abaana baabwe  container mwebanatwalira emmere ku ssomero. Yayongedde nagamba nti bano bebakulembeze abenkya era tebasaanye kusomero kumbuto nkalu.