Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 196 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.

October 11, 2026 · Radio Simba

🗳️ Minisita w’Amawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi w’Obwakabaka, Oweek. Israel Kazibwe Kitooke akubirizza abantu obutabuzaabuzibwa nkola z’abazungu wabula banyweze obuwangwa n’ennono zaabwe kubanga bino bye bibafuula ab’enjawulo ku balala era bayiiye n’engeri gye bayinza okulinnyisa omutindo, n’okwekulaakulanya nga bayita mu buwangwa n’enonno.

Oweek. Kitooke okwogera bino abadde ku kitebe ekikulu eky’enzikiriza ya
EMUKA Evangelism, Enzikiriza y’Omuntu ne Katonda we, ku lusozi Kyotamugavu e Bamunaanika mu Bulemeezi nga bajjukira abazira abaatandikawo enzikiriza eno ekunukkiriza okuweza emyaka 40.

Minisita Kazibwe yeebazizza nnyo abakkiriza mu nzikiriza eno ey’obuwangwa olw’okusitula omutindo gw’enzikiriza yabwe ate n’okutandikawo enkulaakulana nga; eddwaliro eriri ku mutindo n’okuteekateeka obulungi ebigobererwa mu kusinza.

Omumbejja Luwedde Kisakye Nakayima, ayogedde ku lw’abatume b’enzikiriza eno, akubirizza abagoberezi baabwe okuyayanira ebintu eby’omugaso basobole okuleka omukululo omulungi.

Omuk

Radio Simba News