Eyali alondeddwa nga Minisita omubeezi ow’ebyobusuubuzi avunaaniddwa lwabiwandiiko byabuyigirize

Eyali alondeddwa nga Minisita Omubeezi ow’ebyobusuubuzi Harriet Ntabazi wabula nasuulibwa akakiiko akasunsula ababa balondeddwa asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti y’eddaala erisooka eya Buganda Road navunaanibwa omusango gw’okukozesa ebiwandiiko bya Senior 6 ‘UACE’ byeyawaayo nga yewandiisa mukakiiko k’ebyokulonda.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
kiwanda alemedde ku mpaka za miss curvy