Breaking
News: Guuguno omugga ogulimu amazzi agakyasinze mu nsi yonna okwokya nga tegamanyi na butto akyamuse ngekigaviirako okwokya bwegatyo kiwuniikiriza era News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 358 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku byamakolero David Bahati avuddeyo nategeeza nti ekkolero lya Atiak Sugar eryakateekebwamu ensimbi yomuwi

May 6, 2026 · Radio Simba

🗳️ Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku by’amakolero David Bahati avuddeyo nategeeza nti ekkolero lya Atiak Sugar eryakateekebwamu ensimbi y’omuwi w’omusolo obuwumbi 668.710 lyakutandika okufulumya ssukaali mu September 2026.
Kino kyaddiridde Palamenti okuyisa ensimbi ezenyongereza mu mbalirira akassedde 1 mu obuwumbi 105 nga ku zino kuliko obuwumbi 37 mu obukadde 900 nga zino zakwongerwa mu Atiak Sugar Factory.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News