Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,348 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Minisita Nantaba agugumbudde Tang Odoi.

October 26, 2015 · Mubiru Ali

Minisita omubeezi ku by’ettaka ate Omubaka omukyala owa Disitulikiti ye Kayunga Aidah Nantaba agugumbudde Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu NRM Dr Tang Odoi lwakumuteeka mu kuleeta buvuyo mu kalulu ka NRM.

Dr. Odoi abadde alagidde Nantaba yeripotinge ewa Amyuka Ssentebe wa NRM Moses Kigongo bw’atakikola waakukwatibwa era aggalirwe.

Bino bizzeewo oluvannyuma lwa NRM okwongezaaayo akamyufu kaakyo akabadde ak’okuberayo leero