Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 319 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

MINISITA NANTABA AGAMBA NTI PULEZIDENTI YAMUGAANYE OKUTAMBULA

March 30, 2019 · Mubiru Ali

Minisita Nantaba Aida Erios ayitiddwa ku kitebe kya CID e Kibuli okukola Sitatimenti ku byaliwo ebyaviirako Poliisi okukuba Ssebulime amasasi nemuttirawo.
Wabula ono yawandiikidde Director wa CID nga bwatajja kusobola kugendayo kuba yalagiddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni obutava waka okutuusa nga amukkirizza. Bwatyo yabasabye okugenda mu makaage bakolere eyo sitatimenti.