Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 203 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Minisita Namuyangu bamugobye ku mukolo

January 3, 2021 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita owa Gavumenti ez’ebitundu era Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Kibuku Jennifer Namuyangu yakiguddeko mu Gombolola y’e Kabweri abatuuze ababadde bataamye obugo bwebamugobye ku mukolo nga bamulanga okwenyigira mu mivuyo gyakamyuufu ka National Resistance Movement – NRM ku kifo kya Ssentebe wa LC5 mwebaali balangiriridde Nakeba Muhammed nga awangudde ate oluvannyuma nebakyuusa nebawa Kadyama Charles Ssentebe aliko.
Minisita Namuyangu yagobeddwa ku mukolo ogwabadde ku Kakunyumunyu Primary School awabadde olukungaana Capt. Mike Mukula mweyabadde asabira akalulu kabakwatira ekibiina bendera era nebamulemesa okwogera.