Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 46 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Minisita Nakiwala Kiyingi alabudde abavubuka ku kirwadde kya Mukenenya

August 10, 2017 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’abavubuka n’abaana, Florence Nakiwala Kiyingi alabudde abavubuka okweddako mu neeyisa yaabwe okusobola okwewala okukwatibwa ekirwadde ekya Mukenenya. 

Okusinziira mu Munisitule y’ebyobulamu, kizuuliddwa  mu alipoota eyafulumizibwa mu 2015, abavubuka bongedde okukwatibwa ekirwadde kya ekiryatabaala bwogerageranya n’emyaka emirala. 

Nakiwala Kiyingi bino abitegeezezza olukungaana lwa bannamawulire olutuuziddwa leero  ku Uganda Media Centre mu Kampala.