Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 135 listening Simba FM Live

MINISITA NABAKOOBA ALAGIDDE BAGALE OFFIISI Z’ETTAKA E BUIKWE

October 1, 2021 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ebyettaka, amayumba n’enkulaakulana y’ebibuga Hon. Judith Nabakooba avuddeyo nalagira offiisi z’ebyettaka eza Disitulikiti y’e Buikwe ziggalwe nga etabwe eva ku bantu okwekubira enduulu ku bukuusa obususse mu offiisi eno ku nsonga z’ettaka.
Nabakooba abadde n’omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Buikwe era Omubeezi wa Minsita owa offiisi ya Vice Pulezidenti Diana Mutasingwa. Omuwandiisi wa Bboodi y’ebyettaka eya Disitulikiti y’e Buikwe naye akwatiddwa.