Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,327 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Minisita Nabakooba alabudde abakulu bamasomero agaguddewo

January 31, 2021 · Mubiru Ali
Minisita Judith Nabakooba; “Olukiiko lwa Baminisita lwakutuula olunaku lw’enkya mu State House lusomerwe alipoota ekwata ku neteekateeka y’eggwanga okuzzaamu abayizi okusoma eyategekeddwa Minisitule y’Ebyenjigiriza n’emizannyo.
Oluvannyuma tujja kulinda okuwabulwa okuva eri Ministry of Health- Uganda, Bannasaayanzi wamu ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku kiki ekiddako. Tukitegeddeko nti waliwo amasomero agamu agamenye amateeka n’ebiragiro ebyateekebwawo nebakiriza abayizi ab’ebibiina ebirala okutandika okusoma mu masomero. Abakulira amasomero gano n’abazadde abenyigidde mu kino tubalabula okukikomya mbagirawo.”