Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 179 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Minisita Mutende yafudde kikutuko – Gavumenti.

October 4, 2015 · Mubiru Ali

Gavumenti ekakasizza ku nfa y’abadde Minisita omubeezi ku bya makolero James Mutende eyafa ku lunaku lwomukaaga mu makage e Makindye.

Ssaabaminisita Dr. Ruhakana Rugunda akakasizza bino bw’abadde ku ssengejjero lya mawulire ku Media Center Kampala, Ssaabaminisita agamba nti okusinziira ku kwekebejja okukoleddwa mu ddwaliro e Mulago, yafudde kikutuko era enteekateeka zokuziika zaakubategeezebwa