Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live

Minisita Kiwanda tagenda kwesimbawo e Mityana

August 27, 2020 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita ow’Ebyobulambuzi era Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM nga ye mumyuuka wa Sssente Central avudde mu lwokaano lwani anakiikirira Mityana North mu Palamenti.
Kiwanda awaliriziddwa n’okwoza ku munnye nga asiibula.
Nampala wa NRM mu Palamenti Ruth Nankubirwa agambye nti agenda kwemalira mu mirimu gy’ekibiina ngayita mu CEC.