Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 53 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Minisita Kitutu Akakiiko ka Palamenti kamukwasizza Poliisi

April 4, 2023 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minsita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja, Mary Goretti Kitutu, Akakiiko ka Palamenti kamukwasizza bambega ba Poliisi abatuula ku Palamenti bamutwale akole sitaatimenti oluvannyuma lwokugaana okukuba ekirayiro nga tanabaako kyayogera mu Kakiiko akanoonyereza ku mivuyo gy’amabaati g’e Karamoja.