Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 270 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Minisita kibuule atongozza empaka za figga

February 6, 2019 · Mubiru Ali

Minisita w’ebyobulambuzi, Godfrey Kiwanda Ssuubi azzeemu okuleeta ekipya nga ku chapati za rolex ze yatongoza ng’ekyokusikiriza abalambuzi mu 2016, azzizzaako empaka z’abawala abalina obubina obusagala, obwewundamu zi ‘curve’ nga bugenda busagala.
Empaka zaatuumiddwa Miss Curvy ennaku zino ze baakazaako erya ‘hip.’ Ann Mungoma eyazireese yagambye nti abawala abaagala okwewandiisa bagenda ku mukutu gwa yintanenti kwe baggya foomu ze bajjuza era omunaava abavuganya olwo mu June w’omwaka guno balondemu Miss curvy Uganda. Anaasinga wa kufuna mmotoka.