Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Minisita Katumba Wamala mwenyamivu olwaba Takisi
August 17, 2020 · Mubiru Ali
Minisita w’ebyentambula n’enguudo Gen Edward Katumba Wamala agamba nti bakitegeddeko nti abagoba ba Takisi wamu n’emotoka endala tebakyagoberera ebiragiro bya Ministry of Health- Uganda ebyokulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19.
Ng’omuwendo gwabakwatibwa obulwadde buno mu mbeerabantu, Minisita agamba nti Gavumenti yandiwalirizibwa okuyimiriza entambula ey’olukale.