Breaking
News: Eee……essaawa yonna!! lindirira.
News: Abatuuze be Nansana East ll ababadde bakedde okwekalakasa nga bawakanya eyalangiriddwa ku bwa Ssentebe nga bagamba nti si yeyawangudde, Uganda Police Force ebawewenyudde emiggo. Bano bagamba nti omukyala Munnakibiina ki National Resistance Movement
News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Hon.
Minisita Kataaha alina okujja mu Palamenti – Hon. Ssemujju
November 18, 2021 · Mubiru Ali
Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda; “Nkusaba nnyabo ogambe Minisita w’ebyenjigiriza (Janet Kataaha Museveni) ndi mu Rule 52 alina obuvunaanyizibwa okulabikako mu Palamenti okuttaanya ku nsonga ez’enjawulo eziba zetaaga okuddibwamu so ssi kutandika kutulagira kugenda Kololo nakwekebeza COVID-19.”